Welcome to Scribd, the world's digital library. Read, publish, and share books and documents. See more
Download
Standard view
Full view
of .
Look up keyword
Like this
0Activity
0 of .
Results for:
No results containing your search query
P. 1
A Bible Study on Matthew Luganda

A Bible Study on Matthew Luganda

Ratings: (0)|Views: 0 |Likes:
Published by RepentChristian

More info:

Published by: RepentChristian on Jun 13, 2013
Copyright:Attribution Non-commercial

Availability:

Read on Scribd mobile: iPhone, iPad and Android.
download as PDF, TXT or read online from Scribd
See more
See less

06/13/2013

pdf

text

original

 
bikira mu kirooto, ng’agambanti, “Yusufu, omwana wa Dawu-di, totya kutwala mukyala woMalyamu, kubanga olubutolw’alina lwa Mwoyo Mutukuvu.
21
Era alizaala omwana ow’obule-nzi, naawe olimutuuma erinnyalye YESU, kubanga oyo y’alilo-kola abantu be mu bibi byabwe.”
22
Naye ebyo byonna byaaliwoobunabbi butuukirire obwayo-gerwa nti:
23
“Laba omuwala ata-manyi musajja alibeera olubuto,era alizaala omwana ow’obule-nzi, era aliyitibwa erinnya lyeEmanuweri,” ekitegeeza nti “Kato-nda ali naffe.”
24
Awo Yusufu bweyasisimuka mu tulo, n’akola ngamalayika wa Mukama bwe ya-mugamba, n’atwala mukyala we,
25
era teyamumanya okutuusang’amaze okuzaala mutabani weomubereberye. Era yamutuumaerinnya lye YESU.
Matayo 1:18-25
18
N’okuzaalibwa kwa YesuKristo kwali bwe kuti: Malya-mu nnyina bwe yali nga ayoge-rezebwa Yusufu, nga te-banna-ba kubeera wamu, n’asangi-bwa nga ali lubuto lwa Mwoyo
Mutukuvu.
19
Awo Yusufuomwami we, nga bwe yaliomusajja omutukuvu, yali ngatayagala kumuswaaza, yali a-sala amagezi kumulekayo kya-ma.
20
Naye bwe yali ng’alo-wooza ebintu ebyo, laba, ma-layika wa Mukama n’amula-
ESSOMO 1.OKUZAALIBWA KWA YESUKRISTO, OMULOKOZI WAFFE
Eby’okukola
 A. Buli kibuuzo we kikoma, waliwo akafo w’ojja okuwandiikaeky’okuddamu kyo. Ekibuuzo bwe kikulema okutta, nga odda-mu nga osoma bulungi nga wetegereza. Eby’okuddamu byo-nna ojja kubisanga mu ssomo erisooka.1. Erinnya lya maama wa Yesu ye yali ani? ____________ 
 _______________________ (olunyiriri 18)
1
EBISOOKERWAKO
Okuyiga kuno okuva mu Matayo kuwandiikiddwa eri BULIYENNAayinza okunyumirwa mu bitonotono eby’olugerolw’enjiri ey’ekitalo. Teriiyo bubaka bwa kitalo nnyo bulalabwonna bwe tuyinza kubuulira nsi.
Kisuubirwa nti abantu abetolodde ensi yonna bajja kusa-nga akatabo kano nga ka mugaso era nga kayamba oku-sobola okutegeera obulungi Ekigambo kya Katonda eki-wandiike obulungi ddala, era bangi balyoke banoonye Yesuokuba Omulokozi w’obulamu bwabwe abayambe okuva mukibi bwe babeera nga tebanaba kukivaamu. Nsaba akatabokano era kalung’amye buli mukkiriza yeyongere okutambuli-ra mu bulamu obusinga obulungi, obulamu obw’Ekikristaayoobwawulibwa buli lunaku, obusiimibwa Mukama Yesu Kristo,eyajja okutuwa obulamu obutaggwaawo.
……………………………………………………………………
Copyright © 1963, 2005 by Mrs. Rose A. Goodman
……………………………………………………………………“SSANYU”—
Okuyiga Bayibuli mu Matayo
Kaakubibwa:WORLD MISSIONARYPRESS, INC.P.O. Box 120New Paris, Indiana 46553-0120 USA
 ______________________________ 
Okuyiga Baybuli nga tusinziira ku Matayo
kagabibwabuwa. Mbasaba mwetegereze kino nti TEKAGABIBWAmumissa nga babuulira, naye kaakolebwa nga kakozesebwamu bubinja obutono nga muyiga Bayibuli, abantu kinn’omu,oba mu kukyalira abantu abakkiriza abapya.
Bayibuli gye baakozesa ye ya Kabaka Yakobo Enzivuunula Empya era n’o-muvvuunuzi w’Oluganda gy’agoberedde-1979, 1980, 1982. Thomas Nelson,Inc., Publishers. Kyakozesebwa ku lukusa.
Ekifaananyi ekiri ku ddiba kyaakubibwa Andrew Beverly.
“Naye musooke munoonye obwakabakabwa Katonda n'obutuukirivu bwe, n'ebiralabyonna biribongerwako.” —Matayo 6:33
Ka bwereere—Tekatundibwa
 “ S s a n y u ”
 
2.Yesu yafuuka atya n’abeera mu lubuto lw’omuntu? ____________________________ (19). Kino kitulaga ngaKatonda ye Taata wa Yesu kubanga Omwoyo Omutukuvu neKatonda bali muntu omu.3.Ani yalabikira Yusufu mu kirooto n’amugamba nti,
“Yusufu omwana wa Dawudi, totya kutwala mukyala woMalyamu, kubanga olubuto lw’alina lwa Mwoyo Mu-tukuvu”
? ___________________________(20)4. Yesu baamuwa erinnya eddala eritandika n’ennukuta E.Linnya ki? __________________ (23)5. Erinnya Emanuweri litegeeza ki? __________________  __________________________ (23)B. Yiga olunyiriri luno:
“Olimutuuma erinnya lye Yesu; kubanga oyo y’aliloko-la abantu be mu bibi byabwe.”
—Matayo 1:21b
Lwaki Yesu Ayinza OkutulokolaOkuva mu Bibi Byaffe
Yesu teyalina Taata wa mubiri. Omwoyo Omutukuvu yeKitaawe. Y’ensonga lwaki omusaayiGwe gwa bwakatonda era y’ensongalwaki yali asobolera ddala okufa kumusalaba olw’ebibi byaffe. Yesu yalisaddaaka etuukiridde eyaweebwayookufirira ebibi kubanga Ye teyalina kibikyonna. Yesu mutukuvu era yatuukiri-ra. Ensonga enkulu eyasinga okuleetaYesu mu nsi, kwe kutulokola okutujjamu bibi byaffe. Yajja ku nsi atulokole.
YESU ERAKATONDAYAJJAMU NKULAEY’ABANTU 
2
ekyayogera nabbi nti, “Aliyiti-bwa Munazaalayo.”
23
N’ajja n’abeera mu kyalo eki-yitibwa Nazaleesi, kituukirire
Eby’okukola
 A. Ebibuuzo ebyo wammanga oddamu nti YEE oba NEDDA.Eky’okuddamu kyo kiwandiike awo awali omusittale.1. Yesu yazaalibwa mu Beserekemu eky’e Buyudaaya. __________________(1)2.Abasajja abagezigezi emunyeenye baagiraba mu Buva-njuba. ___________ (2)3. Kabaka Kerode bwe yawulira nga Yesu azaaliddwa ya-sanyuka. _________ (3)4. Abasajja abagezigezi baddayo ewa Kerode ne bamub-uulira omuto Yesu gye yali. ______ (12)5. Malayika wa Mukama yagamba Yusufu nti adduke age-nde e Misiri. _________ (13)6.Kabaka Kerode yatta abaana abato bonna abaali ngabaweza emyaka ebiri n’okukka wansi abaali mu Bese-rekemu n’ebitundu ebiriraanyeewo? ____________ (16)7.Yesu yabeerako mu kyalo ekiyitibwa Nazaalesi? _____________ (23)B. Awali ebbanga jjuzawo ekigambo ekibulawo nga obijja mulugero.“Era bwe baatuuka mu nnyumba, ne balaba omwanaomuto ne _____________________ nnyina, ne bavunamane ___________________. Ne basumulula ensawo zabwene bamutonera ________: _________________, obubaane,ne_________________” (11).
5
no mu bafuga Yuda; kubangamu ggwe; mwe muliva Omu-fuzi alirunda abantu bangeYisirayeri.’”
7
Awo Kerode n’a-yita basajja abo kyama, n’aba-buuza akakase ddi emunyeenyelwe baagiraba.
8
N’abasiindikae Beserekemu n’abagambanti, “Mugende mufube oku-noonyereza eby’omwana oyo,era bwe mulimulaba, munte-geezanga nange ne nzijja nemusinza.”
9
Bwe baawuliraebya kabaka ne basimbula;era, laba, emunyeenye gyebaalaba e Buvanjuba n’e-bakulembera, okutuusa bweyayimirira mu kifo omwanawe yali.
10
Bwe baalaba emuny-eenye ne basanyuka nnyonyini.
11
Era bwe baatuuka munnyumba, ne balaba omwana
Matayo 2:1-23
1
Yesu bwe yazaalibwa mu Be-serekemu eky’e Buyudaaya mubiro bya kabaka Kerode, laba,abagezigezi ne bava e Buva-njuba ne bajja e Yerusalemi,
2
nga bagamba nti, “Ali luddawa oyo eyazaalibwa Kabakaw’Abayudaaya? Kubanga twa-laba emunyeenye ye mu Buva-njuba era tuzze okumusinza.”
3
Kabaka Kerode bwe yabiwu-lira, ne yeraliikirira awamu neYerusalemi yonna.
4
N’ayita ba-kabona abakulu bonna, aba-wandiisi, n’abantu bonna n’a-babuuza Kristo gye yazaali-bwa.
5
Ne bagamba nti, “MuBeserekemu eky’e Buyudaa-ya, kubanga kyawandiikibwaba nabbi nti:
6
‘Naye ggwe,Beserekemu Yuda, toli muto-
3
ESSOMO 2. ABASAJJAABAGEZIGEZIBAKYALIRAYESU
ebiri n’okukka wansi bonnaabaali mu Beserekemu oku-sinziira ku biro abagezigezi byebaamugamba. Olwo nabbi Ye-remiya bye yayogera ne bituu-kirira nti; “Ebiwoobe byawu-lirwa mu Ramma, okukaaban’okukungubaga okungi Lake-ri ng’akaba olw’abaana be, eran’agaana okukubagizibwa ku-banga nga tewakyali.”
19
NayeKerode bwe yafa, laba, malayi-ka wa Mukama n’alabikiraYusufu mu kirooto ng’agambanti, “Golokoka, otwale omwanaawamu ne nnyina mu Yisira-yeri, kubanga abaali banoonyaobulamu bw’omuto, bafudde.”
21
Awo n’agolokoka, n’atwalaomwana ne nnyina, ne bajjamu nsi ya Yisirayeri.
22
Nayebwe yawulira nga Alukerayo yeyali afuga Buyudaaya oyo eya-sikira kitaawe Kerode, n’atyaokugendayo. Era Katonda bweyamulabulira mu kirooto, n’a-kyuka n’agenda e Galiraaya.omuto ne Malyamu nnyina; nebavunama ne bamusinza. Ne ba-sumulula ensawo zabwe ne ba-mutonera ebirabo: zaabu, obu-baane n’omugavu.
12
Awo, mala-yika wa Mukama bwe yabala-bula mu kirooto baleme okudda-yo eri Kerode, ne bakwata ekku-bo eddala nga baddayo ewabwe.
13
Bwe baagenda, laba, malayikawa Mukama n’alabikira
14
Yu-sufu mu kirooto ng’agamba nti,“Golokoka otwale omwana awa-mu ne nnyina, muddukire e Mi-siri, era mubeere eyo okutuusalwe ndi kutegeeza.”
15
Era baa-beerayo okutuusa Kerode bweyafa, ekyo Mukama kye yayo-gerera mu banabbi kiryokekituukirire bwe yagamba nti,“Nayita Omwana wange okuva eMisiri.”
16
Awo Kerode bwe ya-laba nga abagezigezi baamuli-mba, n’ajjula essungu; n’atumabasajja be okutta buli baana babulenzi bonna abaweza emyaka
4
 
Ekiweebwayo Ekyasooka
Ekiweebwayo ekyasooka okuweebwa Yesu abasajja aba-gezigezi be baakireeta. Ekirabo kya zaabu kali kaboneroakalaga obwakabaka bwe. Obubaane n’omugavu byali byakaloosa eby’emiti gy’e Buvanjuba era nagyo eri abantu gyamuwendo nga zaabu. Obubaane nga bulaga embeera Yeey’obuntu (ekitegeeza nti yazaalibwa mu mubiri nga omuntu)n’okuziikibwa kwe, ate omugavu gwe gulaga obwakatondabwe. Tetwandisobodde kuwa Yesu birabo nga ebyo eby’o-muwendo omungi, naye ekirabo ekisinga kye tuyinza oku-muwa bwe bulamu bwaffe nga twewaayo gy’ali.
Abasajja AbagezigeziBaasinza Yesu
Tukiraba mu ssomo ery’okubiringa abasajja abagezigezi baasi-nza Yesu! Tebaasinza Malyamu.Ye Malyamu yazaala buzaaziYesu. Era Yesu bwe yali ng’afa kumusalaba, maama we ow’omubiriyamusigira Yokaana. Mu ssuula19 eya Yokaana, enyiriri 26 ne27a, tusoma bino,
“Awo Yesu bwe yalaba nnyina, n’o-muyigirizwa gwe yayagalanga nga bayimiridde awo,n’agamba nnyina nti, ‘Omukyala, laba mutabani wo!’Aten’agamba omuyigirizwa oli nti, ‘Laba nnyoko!’
Wano tula-ba nga Yesumaama we yamuyita “Mukazi!”Kitugwanidde okuba abegendereza ne tusinza Mukamawaffe Yesu Kristo yekka, Omulokozi waffe. Jjukira mu ssomoerisooka twasoma nti erinnya lya Yesu eddala Ye
Ema-nuweri
, ekitegeeza nti Katonda ali naffe! Kino kituyigiriza ntiYesu naye Katonda. Kale bwe kityo lwali lunaku lukulu lwakitalo nnyo Yesu lwe yajja ku nsi kuno nga omwana omuto
6
n’akulira mu basajja n’abakazi. Yesu Ye Katonda nga yeeragaeri abantu mu mubiri. (Soma Yokaana 1:1,14; Abakkolosaayi2:9; Matayo 12:50.)
ESSOMO 3. YOKAANAOMUBATIZAABATIZAYESU
7
mira, n’olukoba olw’eddiba mukiwato kye; yalyanga nzige namubisi gwa njuki.
5
Awo ne bavae Yerusalemi ne mu Buyudaayawonna n’ensi yonna eriraanyee-wo ne bajja gy’ali
6
okubabatizamu Yoludaani; nga baatula ebi-bi byabwe.
13
Awo Yesu n’ava eGaliraaya n’ajja eri Yokaanamu Yoludaani amubatize.
14
Na-ye Yokaana n’agezako okugaa-na ng’agamba nti, “Nze nninaekyetaago ggwe okumbatiza, ateojja gyendi?”
15
Naye Yesu n’a-ddamu ng’agamba nti, “Kikki-rize kaakano kibeere bwe kityo,kubanga kirungi ffe okutuuki-riza obutuukirivu bwonna.” A-wo n’amukkiriza.
16
Awo Yesubwe yabatizibwa n’ava mu ma-zzi. Amangu ago era laba, eggu-lu ne libikkuka n’alaba Omwo-yo wa Katonda ng’akka mu ki-faananyi ky’ejjuba ne limuwu-mmulirako.
17
Amangu agoeddo-boozi ne liva mu ggulu, nga liga-mba nti, “Ono Ye Mwana wangeomwagalwa, gwe nsanyukira e-nnyo.”
Matayo 3:1-6 ne 13-17
1
Mu nnaku ezo Yokaana O-mubatiza yajja nga abuulira muddungu ey’e Buyudaaya,
2
ng’a-gamba nti, “Mwenenye, kuba-nga obwakabaka bw’eggulu bu-sembedde!”
3
Kubanga ono ye ya-yogerwako nabbi Yisaaya nti:“Eddoboozi ly’oyo ayogereramu ddungu nti, ‘mulongooseekubo lya MUKAMA, mutereezeenguudo ze.
4
Era Yokaanayayambalanga byoya bya ng’a-
Eby’okukola
Mu mabanga ago jjuzamu ebigambo ebituufu. Eby’oku-ddamu byonna bisangibwa mu ssomo ery’okusatu.1. Yokaana omubatiza yabuulira obubaka obugamba bwe buti:
“Mwenenye kubanga obwakabaka bwa
 _________________ 
busembedde”
(2).2. Yokaanayalyanga ______________na ______________(4).3. Ani yajja eri Yokaana naye nga ayagala okubatizibwa? ________________________ (13)4. Yesu bwe yava mu mazzi, Omwoyo wa Katondayamukkako mu kifaananyi kya ____________ (16).5. Eddoboozi eryava mu ggulu lyagamba nti,
Ono ye
 ____________________ 
omwagalwa gwe nsanyukiraennyo
(17).
Okwenenya Kitegeeza ki?
Okwenenya kitegeeza okunakuwala olw’ekikolwa ekikya-mu oba nga
waliwo
kye tulemeddwa okutuukiriza. Era mumutima oba nga oyaayana okwagala obutaddayo kukola ngabwe wakola. Okwenenya kitegeezaa okukyuka n’okomyaokukola ebikyamu n’okola ebituufu. Ebintu ebikyamu bye tuko-la biyitibwa bibi. Eky’amazima kiri nti buli kintu kyonna ekita-sanyusa Katonda kiyitibwa kyonoono oba kibi. Okwenenya oku-tuufu bulijjo kuleeta enkyu-kakyuka entuufu mu mitima
gyaffe. Waaliwo akawala akaa-gamba
nti; “okwenenya kite-geeza okunakuwala ekimalan’otuuka n’obutaddamu kuko-la ebyo era n’obivaako.” Bwe tu-saba eri Yesu, ajja kutuyamba
89
atuwe amaanyi agatunyweezaokusobola okubivaako. Ayinzaokukyusa omutima ogubaddegujjudde ebibi ne gukyukira ddalane gutukula. Mu mitima gyaffeajja kujjamu ebibi ateekemuOmwoyo we. Wali osabyekonga oyaniriza Mukama waffeYesu okujja mu mutima gwo? Akawala kano kasaba Yesu. Awo kaatula ebibi byako erakategeeza Yesu nga bwe kana-kuwalidde ebyo bye kaakola.Yesu ajja kuwulira essaala yaakoera akasonyiwe. Era ajja kukayambaokusobolanga okukola ebintu ebituufubulijjo. Ajja kukawa omutima ogutukula.Singa buli lunaku kanasabanga Yesu, ajja kukawa amaanyikabeere nga bulijjo kakola ebintu ebisiimibwa Yesu.
Obujulizi Obutali bwa Bulijjo
Obwakatonda bwonna bwaaliwo mu kubatii
zibwa kwaYesu Kristo okw’enjawulo. (1) Katonda Kitaffe yayogera ng’a-yima mu ggulu, ng’agamba nti,
“Ono ye Mwana wangeomwagalwa, gwe nsanyukira ennyo.”
(2) KatondaOmwana Ye yajja eri Yokaana okubatizibwa. Erinnya lyeery’obuzaale ye Yesu kubanga yajja okutulokola mu bibibyaffe. (3) Katonda Omwoyo Omutukuvu, eyakka ku nsi ng’a-va mu ggulu mu kifaananyi eky’ejjuba n’awummulira ku Yesu.
Nga okwagala kwa Katonda kwa kyewuunyo nnyo gye tuli,olaba yeeraga eri abantu mu ngeri ezo essatu!
“Bwe twatula ebibi byaffe, Ye mwesigwa era mwenkanya okutusonyiwa ebibi byaffe byonna.” 
1 Yokaana 1:9a 

You're Reading a Free Preview

Download
scribd
/*********** DO NOT ALTER ANYTHING BELOW THIS LINE ! ************/ var s_code=s.t();if(s_code)document.write(s_code)//-->