• book

From the Publisher

Mu kitabo kino, Nvannungi, omuwandiisi atunyumiza olugero olulaga okwagala
wakati wa Nvannungi ne munne Katikaluyiira, okwababonya bombi. Kasattiro,
taata wa Nvannungi, yayagala muwalawe afumbirwe mutabani wa nnaggagga
naye omuwala n’agaana ekyatuusa Katikaluyiira mu kkomera.
Omuwandiisi Takoma ku mukwano gw’ababiri gwokka wabula atuwa ebyokuyiga
ebiyinza okutuyamba mu biseera ebbitali bimu. Gamba ng’omutima omulungi
ogulumirwa abalala okulabira ku Namwandu Ssizoomu ataazaala ku mwana bwe
yatuukiriza obuvunanyizibwa bw’okulabirira n’okukuza katikaluyiira n’amufuuliira
ddala ow’olulyo lwe.
Ekitabo kinno kisaanide okusomwa abavubuka n’abakadde mungeri y’emu.
Published: Xlibris on
ISBN: 9781479719341
List price: $3.99
Read on Scribd mobile: iPhone, iPad and Android.
Availability for NVANNUNGI I
  1. This book can be read on up to 6 mobile devices.