You are on page 1of 11

Ntono nnyo

Media Matters
Luganda

Nakku yayita, Maama we namugamba nti Byangu olabe, zino


engoye zona ntono nnyo nkunze!
Leka ndabe,Maama nga bwamugamba.
1

Nakku namugamba nti Tunulira sikaati yange, ntono nnyo, ko


Maama nti Yeee, ntono, Namusisi agitwale.
2

Nakku namugamba Tunulira empale yange empanvu, ntono nnyo.


ko Maama nti Yeee, ntono nnyo, Namusisi agitwale.
3

Nakku namugamba Tunulira essaati yange, ntono nnyo, ko Maama


nti Yeee, ntono nnyo, Namusisi agitwale.
4

Nakku namugamba Tunulira akasweeta kange, katono nnyo. ko


Maama nti,
Yee, katono, Namusisi asobola okukatwala.
5

Nakku namugamba Tunulira ekkooti yange eyenkuba, ntono nnyo,


ko Maama nti Yee ntono, tugiwe Namusisi.
6

Nakku namugamba Tunuulira engatto zange, ntono nnyo, ko


Maama nti
Yeee, ntono, tuziwe Namusisi.
7

Nakku namugamba Tunuulira engatto zange, ntono nnyo, ko


Maama nti
Yeee, ntono, tuziwe Namusisi.
8

Nakku nagamba Namusisi nti Kati olina engoye nnyingi,; naye


Namusisi namuddamu nti, Nedda, sirina, zonna engoye nnene nnyo
kunze. Tezintuuka.
9

Ntono nnyo
Writer: Media Matters
Illustration: Sandy Lightly
Translated By: Ssebukyu Robert
Language: Luganda

African Reading Matters, 2003

This story is licensed under a Creative Commons Attribution Non-Commercial licence: CC-BYNC 3.0 unported.
You are free to download, copy, translate or adapt this story and use the illustrations as long
as you attribute or credit the original writer/s and illustrator/s.
You may not use this story for commercial purposes (for profit).

This book was originally published as part of


READs New Heights core reading programme.
To find out more about READ go to
www.read.org.za. For product information
contact readmat@read.co.za.

You might also like