You are on page 1of 1

MAKOTTA VILLAGE

BUIKWE DISTRICT

NAJJA SUB-COUNTY

ENTEEKATEEKA YO KUBAATIZA ABAANA B’OMWAMI LWASA FARUKU.

Ssebo /nnyabo ……………………………………………………………………………

ENS: OKUBATIZA ABAANA BO MWAMI LWASA FARUKU.

Nkulamusizzako nenkwebaza emirimu gyonna gyotuusako engalo.

Kunsonga eyo waggulu nkutegeeza nti nga enaku z’omwezi 28/05/2023


essaawa musanvu (7) ez’emisana tugenda okubatiza abaana bange awo
mumaka gange e Makotta.

Nkusaba n’obuwombeefu bunji okubaawo kumukolo ogwo.

Nasanyuka nnyo nga tukwatidde wamu kunsonga eyo webale nnyo.

ENO YEMBALIRIRA Y’OMUKOLO OGWO.

NO. ITEMS QTY EACH PRICE TOTAL


EMMERE
1. Omucere 100kg 420000/=
2. Obuwunga 50kg 150000/=
3. Amatooke 15 20000/= 300000/=
4. Obumonde obuzugu 30kg 60000/=
5. Enyama 30kg 13000/= 390000/=
6. enkoko 1 35000/= 35000/=
7. Ebinyebwa 3kg 8000/= 24000/=
8. Ebijanjalo 10kg 5000/= 50000/=
EBIRUNGO
9. butto 5lts 40000/=
10. Enyaanya 1(basket) 60000/=
11. Omunyu 2kg 2,000/= 4,000/=
EBYOKUNYWA
12. Amazzi 5 box 5,000/= 25,000/=
EKIDAALA
13. Tents 1 200,000/=
EFUMBIRO
14. Enku 1 trip 200,000/=
15. Amazzi g’okukozesa 50,000/=
16. Ebilala 100,000/=
17. Transport 100,000/=

DDAMU ERI BANO

1. Lwasa Faruku 0756 920 865


2. Kabaseke Nalongo 0758 426 648
3. Nakileele Jackson 0702 656 847
4. Katongole Ibrahim 0701 488 678

You might also like