You are on page 1of 1

MUYIMIRIRE TWANIRIZE

1. Muyimirire twanirize Kristu omuzira


Wuuno atuuse mu ffe, ……tukwanirizza, tukwanirizza, tukwanirizza Kristu ggwe kabaka waffe.

2. Mmwe mukimnanye nti kigambo taata gw’atumye wuuno atuuse mu ffe……..tukwanirizza……

3. Ffe bulijjo y’atutwala gy’ali mu ggulu taata n’aba naffe…..tukwanirizza…..


4. Tunalemwa tutya okuwulira amangu Kristu wuuno mu ffe….tukwanirizza

5. Mmwe mukimanye nti omutambizi omukulu asinga wuuno atuuse mu ffe…tukwanirizza…..

Musaakanye, musaakanye *2
Kristu tukwanirizza…..
Kristu tukukkirizz……
Alleluia

You might also like